Et 17:16 - Luganda Bible 200316 Kyokka kabaka tagezanga okwefunira embalaasi ennyingi, wadde okuzzaayo abantu mu Misiri ayongere okufunayo embalaasi ezisingawo obungi, kubanga Mukama yabagamba mmwe nti: ‘Temuddengayo eyo.’ Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI16 Kyokka kabaka tagezangako okwefunira embalaasi ennyingi wadde okuzzaayo abantu e Misiri alyoke yefunire embalaasi ennyingi; kubanga Mukama yabagamba nti Temuddangayo nate mu kkubo eryo okuva kaakano. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya16 Kabaka oyo tateekwa kwefuniranga mbalaasi nnyingi, wadde okutumanga abantu mu Misiri bamufunirengayo embalaasi endala okwongeranga ku z’alina obungi; kubanga Mukama yagamba nti, “Temuddangayo kukwata kkubo eryo,” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya16 Kyokka teyeefuniranga mbalaasi nnyingi, so tazzangayo bantu mu Misiri, alyoke yeefunire embalaasi ennyingi: kubanga Mukama yabagamba nti Temuddangayo nate mu kkubo eryo okuva kaakano. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU16 “Kyokka teyeekuŋŋaanyizanga mbalaasi nkumu, era tazzanga bantu mu Misiri bamufunireyo endala okusingawo, kubanga Omukama yabagaana dda nti: ‘Temugezanga ne muddayo eyo.’ Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200316 Kyokka kabaka tagezanga okwefunira embalaasi ennyingi, wadde okuzzaayo abantu mu Misiri ayongere okufunayo embalaasi ezisingawo obungi, kubanga Mukama yabagamba mmwe nti: ‘Temuddengayo eyo.’ Sien die hoofstuk |