Et 17:14 - Luganda Bible 200314 “Bwe mulimala okutuuka mu nsi Mukama Katonda wammwe gy'abawa nga mugyefuze ne mukkalira omwo, muliyinza okugamba nti: ‘Tweteerewo kabaka, ng'ab'amawanga gonna agatwetoolodde.’ Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI14 Bwe muliba nga mutuuse mu nsi Mukama Katonda wammwe gy'abawa okutuulamu; ne musalawo okussaawo kabaka okubafuga ng'amawanga gonna agabeetoolodde bwe gali; Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya14 Bw’olimala okuyingira mu nsi Mukama Katonda wo gy’akuwa, n’ogirya, n’obeera omwo, oliyinza okugamba nti, “Leka neeteekerewo kabaka ananfuganga okufaanana ng’amawanga amalala gonna aganneebunguludde;” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya14 Bw'oliba ng'otuuse mu nsi Mukama Katonda wo gy'akuwa, n'ogirya, n'otuula omwo; n'oyogera nti Nassaawo kabaka okunfuga, era nga n'amawanga gonna aganneetoolodde; Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU14 “Bw'oliyingira ensi Omukama Katonda wo gy'alikuwa, n'ogitwala, n'ogibeeramu, ekirowoozo kimala kikujjira nti: ‘Ka neeteerewo kabaka, ng'amawanga gonna aganneetoolodde bwe gamulina,’ Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200314 “Bwe mulimala okutuuka mu nsi Mukama Katonda wammwe gy'abawa nga mugyefuze ne mukkalira omwo, muliyinza okugamba nti: ‘Tweteerewo kabaka, ng'ab'amawanga gonna agatwetoolodde.’ Sien die hoofstuk |