Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 17:11 - Luganda Bible 2003

11 Munakkirizanga ensala yaabwe, ne mutuukiriza byonna bye babalagidde awatali kukyusaamu wadde okuwunjawunja.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

11 Munakkirizanga ensala yaabwe, ne mutuukiriza ebyo byonna bye babalagidde awatali kukyusaamu wadde okuwunjawunja.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

11 Kinaakugwaniranga okukola ng’amateeka ge banaabanga bakunnyonnyodde bwe gagamba, n’ensala yaabwe nga bw’eneebanga gye banaakutegeezanga. Bye banaakutegeezanga tobivangako kulaga ku mukono ogwa ddyo oba ku gwa kkono.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

11 ng'etteeka bwe linaabanga lye banaakuyigirizanga, era ng'ensala bw'eneebanga gye banaakubuuliranga, onookolanga bw'otyo: tokyamanga okuva mu musango gwe banaakulaganga okugenda ku mukono ogwa ddyo, newakubadde ogwa kkono.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

11 Bye babanga bakulagidde n'ensalawo yaabwe by'okolerangako; towunjukanga kudda ku ddyo oba ku kkono n'ova ku bye bakugambye.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

11 Munakkirizanga ensala yaabwe, ne mutuukiriza byonna bye babalagidde awatali kukyusaamu wadde okuwunjawunja.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 17:11

Volg ons:

Advertensies


Advertensies