Et 16:18 - Luganda Bible 200318 “Nga mugoberera ebika byammwe, munassangawo abalamuzi n'abakulembeze mu bibuga byammwe byonna Mukama Katonda wammwe by'abawa. Banaasaliranga abantu emisango mu bwenkanya. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI18 “Munnassangawo abalamuzi n'abaami mu bibuga Mukama Katonda wammwe by'abawa ng'ebika byammwe bwe biri, era banaasaliranga abantu emisango egy'ensonga. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya18 Onoolondanga abalamuzi n’abakulembeze mu bantu, mu bika byo byonna, mu bibuga byo byonna, Mukama Katonda wo by’akuwa, baweerezenga abantu nga babasalirawo ensonga zaabwe nga tebasaliriza. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya18 Abalamuzi n'abaami onossangawo mu nzigi zo zonna Mukama Katonda wo z'akuwa, ng'ebika byo bwe biri: era banaasaliranga abantu emisango egy'ensonga. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU18 “Mu bibuga byo byonna Omukama Katonda wo by'aliba akuwadde, buli kika kyo okironderanga abalamuzi n'abaami; balamulanga abantu mu butuufu. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200318 “Nga mugoberera ebika byammwe, munassangawo abalamuzi n'abakulembeze mu bibuga byammwe byonna Mukama Katonda wammwe by'abawa. Banaasaliranga abantu emisango mu bwenkanya. Sien die hoofstuk |