Et 16:16 - Luganda Bible 200316 “Abasajja bonna ab'omu ggwanga lyammwe, banajjanga okusinza Mukama Katonda wammwe emirundi esatu mu mwaka: ku mbaga ey'Emigaati Egitazimbulukusiddwa, ku Mbaga eya Wiiki Omusanvu, ne ku Mbaga ey'Ensiisira, mu kifo ky'aliba yeerobozezza okumusinzizangamu. Era tebajjenga mu maaso ga Mukama nga tebalina kye baleese. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI16 “Abasajja bonna ab'omu ggwanga lyammwe, banajjanga okusinza Mukama Katonda wammwe emirundi esatu mu mwaka: ku mbaga ey'Emigaati Egitazimbulusiddwa, ku mbaga eya Ssabbiiti Omusanvu, ne ku mbaga ey'Ensiisira, mu kifo ky'aliba yeerobozezza okumusinzizangamu. Era tebajjenga mu maaso ga Mukama nga tebalina kye baleese. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya16 Abasajja bonna mu mmwe banaakuŋŋaananga emirundi esatu buli mwaka, mu maaso ga Mukama Katonda wo, mu kifo ky’aneeronderanga, ku Mbaga y’Emigaati Egitali Mizimbulukuse, ne ku Mbaga eya Wiiki Omusanvu, ne ku Mbaga ey’Ensiisira. Tewaabengawo n’omu anajjanga engalo enjereere awali Mukama. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya16 Emirundi esatu buli mwaka abasajja bo bonna banaalabikanga mu maaso ga Mukama Katonda wo mu kifo ky'alyeroboza: ku mbaga ey'emmere eteri nzimbulukuse, ne ku mbaga eya ssabbiiti, ne ku mbaga ey'ensiisira: so tebalabikanga mu maaso ga Mukama nga tebalina kintu: Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU16 “Buli musajja yenna, aneeyolekanga emirundi esatu buli mwaka mu maaso g'Omukama Katonda wo, mu kifo ky'aliba alonze, ku mbaga ey'Emigaati Egitazimbulukuse, ku mbaga eya Wiiki, ne ku mbaga ey'Ensiisira. Tajjanga mu maaso g'Omukama engalo ensa, Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200316 “Abasajja bonna ab'omu ggwanga lyammwe, banajjanga okusinza Mukama Katonda wammwe emirundi esatu mu mwaka: ku mbaga ey'Emigaati Egitazimbulukusiddwa, ku Mbaga eya Wiiki Omusanvu, ne ku Mbaga ey'Ensiisira, mu kifo ky'aliba yeerobozezza okumusinzizangamu. Era tebajjenga mu maaso ga Mukama nga tebalina kye baleese. Sien die hoofstuk |