Et 16:14 - Luganda Bible 200314 nga musanyukira wamu ne batabani bammwe ne bawala bammwe, n'abaddu bammwe n'abazaana bammwe, n'Abaleevi, n'abagwira, ne bamulekwa, ne bannamwandu abali mu bibuga byammwe. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI14 nga musanyukira wamu ne batabani bammwe ne bawala bammwe, n'abaddu bammwe, n'abazaana bammwe, n'Abaleevi, ne bannamawanga, ne bamulekwa ne bannamwandu abali mu bibuga byammwe. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya14 Onoojaguzanga ng’oli ku Mbaga eyo, ggwe, ne mutabani wo, ne muwala wo, n’omuweereza wo omusajja, n’omuweereza wo omukazi, n’Omuleevi, n’omunnaggwanga, ne mulekwa, ne nnamwandu, abanaabeeranga mu bibuga byo. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya14 era onoosanyukiranga embaga yo, ggwe ne mutabani wo ne muwala wo, n'omuddu wo n'omuzaana wo, n'Omuleevi ne munnaggwanga ne mulekwa ne nnamwandu, abali munda w'enzigi zo. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU14 ng'olya embaga eno, ojaguzanga n'essanyu, ggwe, omwana wo, mutabani wo, omuddu wo, omuzaana wo, Omuleevi, omugwira, enfuuzi ne nnamwandu abali mu bibuga byo. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200314 nga musanyukira wamu ne batabani bammwe ne bawala bammwe, n'abaddu bammwe n'abazaana bammwe, n'Abaleevi, n'abagwira, ne bamulekwa, ne bannamwandu abali mu bibuga byammwe. Sien die hoofstuk |