Et 16:10 - Luganda Bible 200310 ne mulyoka mukola Embaga eyitibwa eya Wiiki Omusanvu, okussaamu Mukama Katonda wammwe ekitiibwa, nga mumuleetera ekiweebwayo kye mwesiimidde okusinziira ku mikisa Mukama Katonda wammwe gy'abawadde. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI10 ne mulyoka mukola Embaga eyitibwa eya Ssabbiiti Omusanvu, okussaamu Mukama Katonda wammwe ekitiibwa, nga mumuleetera ekiweebwayo kye mwesiimidde okusinziira ku mikisa Mukama Katonda wammwe gy'abawadde. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya10 Kale nno onookwatanga Embaga ya Wiiki ezo ng’oleetera Mukama Katonda wo ekiweebwayo ekya kyeyagalire ekinaavanga mu ngalo zo, ng’emikisa bwe ginaabeeranga Mukama Katonda wo gy’anaabanga akuwadde. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya10 Era oneekuumanga embaga eya ssabbiiti eri Mukama Katonda wo ng'omuwa omusolo ogw'ekyo ky'owaayo ku bubwo eky'omukono gwo, ky'onoowangayo nga Mukama Katonda wo bw'akuwa omukisa: Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU10 n'okuza embaga ya Wiiki olw'Omukama Katonda wo, ng'oweereza ekitambiro ekyeyagalire ng'ogerera ku Mukama Katonda wo nga bw'aliba akuwadde omukisa. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200310 ne mulyoka mukola Embaga eyitibwa eya Wiiki Omusanvu, okussaamu Mukama Katonda wammwe ekitiibwa, nga mumuleetera ekiweebwayo kye mwesiimidde okusinziira ku mikisa Mukama Katonda wammwe gy'abawadde. Sien die hoofstuk |