Et 16:1 - Luganda Bible 20031 “Mukuumanga omwezi gwa Abibu ne mukola Embaga Ejjuukirirwako Okuyitako, kubanga mu mwezi ogwo, Mukama Katonda wammwe mwe yabaggyira mu Misiri ekiro. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI1 Mwekuumanga omwezi gwa Abibu, ne mukwata Okuyitako eri Mukama Katonda wammwe, kubanga mu mwezi ogwo Mukama Katonda wammwe mweyabaggyira mu Misiri ekiro. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya1 Ojjukiranga omwezi ogwa Abibu ng’ogukwatiramu Okuyitako kwa Mukama Katonda wo, kubanga ekiro mu mwezi gwa Abibu, Mukama Katonda wo mwe yakuggyira mu nsi y’e Misiri. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya1 Okwatanga omwezi Abibu, weekuumenga Okuyitako eri Mukama Katonda wo: kubanga mu mwezi Abibu Mukama Katonda wo mwe yakuggira mu Misiri ekiro. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU1 “Okuzanga omwezi gwa Abibu, n'okuza Pasika y'Omukama Katonda wo, kubanga mu mwezi gwa Abibu Omukama Katonda wo lwe yakuggya mu Misiri ekiro. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20031 “Mukuumanga omwezi gwa Abibu ne mukola Embaga Ejjuukirirwako Okuyitako, kubanga mu mwezi ogwo, Mukama Katonda wammwe mwe yabaggyira mu Misiri ekiro. Sien die hoofstuk |