Et 15:21 - Luganda Bible 200321 Naye ezinaabeerangako akamogo, nga nnema oba nga zizibye amaaso, oba nga ziriko ekikyamu ekirala kyonna, temuuziwengayo eri Mukama Katonda wammwe. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI21 Naye bw'eneebangako obulema bwonna obutali bulungi, nga ziwenyera oba nzibe z'amaaso, oba obulema obulala bwonna, temuziwangayo eri Mukama Katonda wammwe. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya21 Ekisolo bwe kinaabeerangako akamogo, gamba nga kirema, oba nga kizibe kya maaso, oba nga kiriko ekikyamu kyonna ekinene, tokireetanga ng’ekiweebwayo eri Mukama Katonda wo. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya21 Era bwe kinaabangako obulema bwonna, bwe kinaawenyeranga oba bwe kinaabanga ekizibe ky'amaaso, obulema bwonna bwonna obutali bulungi, tokiwangayo eri Mukama Katonda wo. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU21 Naye ekisolo bwe kibeerangako akamogo oba nga kirema, oba nga tekiraba, oba nga kiriko enkeka ey'amaanyi, tokitambiriranga Mukama Katonda wo. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200321 Naye ezinaabeerangako akamogo, nga nnema oba nga zizibye amaaso, oba nga ziriko ekikyamu ekirala kyonna, temuuziwengayo eri Mukama Katonda wammwe. Sien die hoofstuk |