Et 15:20 - Luganda Bible 200320 Buli mwaka mmwe n'ab'omu maka gammwe, munaaziriiranga mu maaso ga Mukama Katonda wammwe, mu kifo ekyo Mukama ky'aliba yeerobozezza okumusinzizangamu. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI20 Buli mwaka, mmwe n'ab'omu maka gammwe munaaziriiranga mu maaso ga Mukama Katonda wammwe, mu kifo Mukama ky'alyeroboza okumusinzizangamu. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya20 Ebibereberye ebyo onoobiryanga buli mwaka, buli mwaka, ggwe n’ab’omu nju yo bonna, nga mubiriiranga mu maaso ga Mukama Katonda wo, mu kifo Mukama ky’anaabanga yeerondedde. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya20 Onookiriiranga mu maaso ga Mukama Katonda wo buli mwaka mu kifo Mukama ky'alyeroboza, ggwe n'ab'omu nnyumba yo. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU20 Buli mwaka, ggwe ng'oli n'ab'omu maka go, ogiriiranga mu maaso g'Omukama, mu kifo Omukama ky'aliba alonze. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200320 Buli mwaka mmwe n'ab'omu maka gammwe, munaaziriiranga mu maaso ga Mukama Katonda wammwe, mu kifo ekyo Mukama ky'aliba yeerobozezza okumusinzizangamu. Sien die hoofstuk |