Et 15:17 - Luganda Bible 200317 Olwo onookwatanga olukato, n'omuwummula okutu kwe ng'ali ku luggi, n'abeerera ddala muddu wo ennaku zonna. N'omuzaana wo bw'onoomuyisanga bw'otyo. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI17 olwo n'olyoka oddira olukato n'omuwummula okutu kwe nga ali ku luggi, n'abeerera ddala muddu wo ennaku zonna. N'omuzaana wo bw'onoomukolanga bw'otyo. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya17 kale nno, onoomulazanga awali oluggi, n’oddira olukato n’olufumitanga mu kutu kwe okw’ebweru ne luyingira ne mu luggi; olwo anaabanga afuuse muweereza wo ennaku zonna ez’obulamu bwe bwonna. N’omuweereza wo omukazi naye onoomuyisanga bw’otyo. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya17 n'olyoka oddiranga olukato, n'oluyisa mu kutu kwe n'okwasa n'oluggi, naye anaabeeranga muddu wo ennaku zonna. Era n'omuzaana wo bw'onoomukolanga bw'otyo. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU17 oddiranga olukato, n'olumuyisa mu kutu kwe ne luyingira mu luggi; olwo nga wa kubeera muweereza wo ebbanga lyonna. N'omuzaana bw'omukolanga bw'otyo. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200317 Olwo onookwatanga olukato, n'omuwummula okutu kwe ng'ali ku luggi, n'abeerera ddala muddu wo ennaku zonna. N'omuzaana wo bw'onoomuyisanga bw'otyo. Sien die hoofstuk |