Et 15:16 - Luganda Bible 200316 “Naye omuddu wo ayinza obutayagala kukuvaako, kubanga akwagala ggwe n'ab'omu maka go, era nga mumativu okusigala naawe. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI16 Naye omuddu wo bw'anaayagalanga okusigala naawe, kubanga akwagala ggwe n'ab'omu maka go, era nga mu mativu, Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya16 Naye omuddu bw’anaakugambanga nti, “Sijja kuva wano,” kubanga akwagala nnyo ggwe n’abali mu maka go, era nga bw’abeera naawe aba bulungi; Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya16 Awo olunaatuukanga bw'anaakugambanga nti Sijja kufuluma kukuleka; kubanga akwagala ggwe n'ab'omu nnyumba yo, kubanga alaba ebirungi ewuwo; Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU16 Bw'agamba nti: ‘Saagala kukuleka,’ kubanga ggwe n'amaka go abaagala, nga mumativu okubeera ewuwo, Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200316 “Naye omuddu wo ayinza obutayagala kukuvaako, kubanga akwagala ggwe n'ab'omu maka go, era nga mumativu okusigala naawe. Sien die hoofstuk |