Et 15:12 - Luganda Bible 200312 “Bwe bakuguzanga Omwebureeyi munno, omusajja oba omukazi, n'akuweereza okumala emyaka mukaaga, mu mwaka ogw'omusanvu omuteeranga ddala n'agenda. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI12 “Bwe bakuguzanga omwebbulaniya munno, omusajja oba omukazi, n'akuweereza okumala emyaka omukaaga, omwaka ogw'omusanvu omuteeranga ddala n'agenda. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya12 Omusajja Omwebbulaniya oba omukazi Omwebbulaniya gw’onoobanga oguze okukuweerezanga, bw’anaamalangako emyaka omukaaga, mu mwaka ogw’omusanvu onoomuddizanga eddembe lye. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya12 Bwe bakuguzanga muganda wo, omusajja Omwebbulaniya oba mukazi Omwebbulaniya, n'amala emyaka mukaaga ng'akuweereza; mu mwaka ogw'omusanvu n'olyoka omuteeranga ddala okukuvaako. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU12 “Omwebureeyi munno, omusajja oba omukazi, bwe bamukuguzanga, n'amala emyaka mukaaga ng'akuweereza, mu mwaka ogwomusanvu, omutanga n'akuleka. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200312 “Bwe bakuguzanga Omwebureeyi munno, omusajja oba omukazi, n'akuweereza okumala emyaka mukaaga, mu mwaka ogw'omusanvu omuteeranga ddala n'agenda. Sien die hoofstuk |