Et 15:11 - Luganda Bible 200311 Abaavu tebaliggwaawo mu nsi ennaku zonna. Kyenva mbalagira mmwe nti temulemanga kuyamba baganda bammwe abali mu bwetaavu, era abaavu mu nsi yammwe. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI11 Kubanga abaavu tebaliggwaawo mu nsi ennaku zonna; kyenva nkulagira nti tolemanga kuyamba muganda wo ali mu bwetaavu.” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya11 Olwokubanga mu nsi temuubulengamu baavu abali mu kwetaaga, kyenva nkulagira nti muganda wo omwavu era ali mu kwetaaga omwanjululizanga engalo zo bulijjo mu nsi yo. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya11 Kubanga abaavu tebaliggwaawo mu nsi ennaku zonna: kyenva nkulagira nga njogera nti Tolemanga kwanjuluza ngalo zo eri muganda wo, eri ababo abeetaaga, era eri abaavu bo, mu nsi yo. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU11 Mu nsi abaavu bulijjo balibeeramu; kale nno kyenva nkulagira obeere mugabi eri muganda wo, eri omwavu, n'eri ali mu bwetaavu ali mu nsi yo. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200311 Abaavu tebaliggwaawo mu nsi ennaku zonna. Kyenva mbalagira mmwe nti temulemanga kuyamba baganda bammwe abali mu bwetaavu, era abaavu mu nsi yammwe. Sien die hoofstuk |