Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 14:24 - Luganda Bible 2003

24 Naye olugendo bwe lunaabayitirirangako obuwanvu, ng'ekifo Mukama Katonda wammwe ky'aliba yeerobozezza okumusinzizangamu kiri wala, ne mutasobola kutwalayo kitundu ekimu eky'ekkumi eky'ebyo Mukama Katonda wammwe ky'abawaddemu omukisa,

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

24 Era oba ng'olugendo lunaakuyiŋŋanga okuba olunene, n'okuyinza n'otoyinza kukitwalayo, kubanga ekifo kiyinze okukuba ewala, Mukama Katonda wo ky'alyeroboza okuteeka omwo erinnya lye, Mukama Katonda wo bw'alikuwa omukisa;

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

24 Naye Mukama ng’akuwadde omukisa, kyokka ng’ekifo ekyo kye yeerondera okubeerangamu Erinnya lye kiri wala n’ewuwo, noolwekyo nga toosobolenga kwetikka ekitundu eky’ekkumi okukituusangayo,

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

24 Era oba ng'olugendo lunaakuyinganga okuba olunene, n'okuyinza n'otoyinza kukitwalayo, kubanga ekifo kiyinze okukuba ewala, Mukama Katonda wo ky'alyeroboza okuteeka omwo erinnya lye, Mukama Katonda wo bw'alikuwa omukisa;

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

24 Ekifo Omukama Katonda wo ky'aliba alonze okussaamu erinnya lye, bwe kiriba nga kikuli wala, ate nga ggwe Omukama akuwadde omukisa, naye nga tosobola kubitwalayo,

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

24 Naye olugendo bwe lunaabayitirirangako obuwanvu, ng'ekifo Mukama Katonda wammwe ky'aliba yeerobozezza okumusinzizangamu kiri wala, ne mutasobola kutwalayo kitundu ekimu eky'ekkumi eky'ebyo Mukama Katonda wammwe ky'abawaddemu omukisa,

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 14:24

Volg ons:

Advertensies


Advertensies