Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 14:1 - Luganda Bible 2003

1 “Mmwe muli bantu ba Mukama Katonda wammwe. Bwe mubanga mukungubagira abafu, temwesalengako misale era temuumwenga ku mitwe gyamwe mu ngeri ebafaananya ng'ab'ebiwalaata, ng'abantu abalala bwe bakola,

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

1 Mmwe muli baana ba Mukama Katonda wammwe; temwesalanga misale so temumwanga mitwe gyammwe okufaanana nga ab'ebiwalaata nga mukungubagira abafu.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

1 Muli baana ba Mukama Katonda wammwe. Temwesalangako misale oba enjola ku mibiri gyammwe, wadde okwemwangako enviiri ez’omu bwenyi nga mufiiriddwa,

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

1 Mmwe muli baana ba Mukama Katonda wammwe: temwesalanga, so temumwanga kiwalaata kyonna wakati w'amaaso gammwe olw'abafu.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

1 “Muli baana ba Mukama Katonda wammwe. Nga mukungubagira afudde temwesalaasalanga na kwemwa mu bwetikkiro,

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

1 “Mmwe muli bantu ba Mukama Katonda wammwe. Bwe mubanga mukungubagira abafu, temwesalengako misale era temuumwenga ku mitwe gyamwe mu ngeri ebafaananya ng'ab'ebiwalaata, ng'abantu abalala bwe bakola,

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 14:1

Volg ons:

Advertensies


Advertensies