Et 13:3 - Luganda Bible 20033 temuwulirizanga mulanzi oyo oba muvvuunuzi wa birooto oyo, kubanga Mukama Katonda wammwe aliba abageza bugeza, alabe oba nga mumwagala n'omutima gwammwe gwonna, n'omwoyo gwammwe gwonna. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 temukkirizanga nnabbi oyo, oba omuntu oyo aloota ebirooto; kubanga Mukama Katonda wammwe anaabagezesanga okulaba oba nga mu mwagala n'omutima gwammwe gwonna n'obulamu bwammwe bwonna. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 towulirizanga bigambo bya nnabbi oyo, oba omuloosi w’ebirooto oyo. Kubanga Mukama Katonda wammwe anaabanga abagezesa bugezesa ategeere obanga munaabanga mumwagala n’omutima gwammwe gwonna n’emmeeme yammwe yonna. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 towuliranga bigambo bya nabbi oyo oba omuloosi w'ebirooto oyo: kubanga Mukama Katonda wammwe ng'abakema okumanya nga mwagala Mukama Katonda wammwe n'omutima gwammwe gwonna n'emmeeme yammwe yonna. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU3 akabonero oba ekyewuunyo ky'ayogedde ne kituukirira, n'akugamba nti: ‘Tugende tugoberere balubaale, tubaweereze,’ balubaale b'otomanyangako, Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20033 temuwulirizanga mulanzi oyo oba muvvuunuzi wa birooto oyo, kubanga Mukama Katonda wammwe aliba abageza bugeza, alabe oba nga mumwagala n'omutima gwammwe gwonna, n'omwoyo gwammwe gwonna. Sien die hoofstuk |