Et 13:18 - Luganda Bible 200318 kasita munaamuwuliranga, ne mukuuma ebiragiro bye byonna bye mbawa olwaleero, ne mukolanga ebyo Mukama Katonda wammwe by'alaba nti bye bituufu. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI18 Muwulirenga eddoboozi lya Mukama Katonda wammwe, mwekuumanga ebiragiro bye byonna bye mbalagira leero, okukolanga ebiri mu maaso ga Mukama Katonda wammwe ebirungi.” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya18 kubanga onoogonderanga eddoboozi lya Mukama Katonda wo n’okwatanga amateeka ge gonna ge nkuwa leero, n’okolanga ebisaanidde mu maaso ga Mukama Katonda wo. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya18 bw'onoowuliranga eddoboozi lya Mukama Katonda wo, okwekuumanga ebiragiro bye byonna bye nkulagira leero, okukolanga ekiri mu maaso ga Mukama Katonda wo ekirungi. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU18 Tewabanga ku kintu na kimu ku ebyo ebisaliddwa okuzikirizibwa kisangibwanga naawe, Omukama alyoke aleke obusungu bwe obwesera, akusaasire, akuwe okwala nga bwe yalayirira bajjajjaabo, Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200318 kasita munaamuwuliranga, ne mukuuma ebiragiro bye byonna bye mbawa olwaleero, ne mukolanga ebyo Mukama Katonda wammwe by'alaba nti bye bituufu. Sien die hoofstuk |