Et 13:17 - Luganda Bible 200317 Temwesigalizengawo kintu na kimu ku bikolimiddwa, olwo Mukama alyoke akomye obusungu bwe obungi. Alibakwatirwa ekisa, n'abasaasira n'abafuula bangi nga bwe yalayirira bajjajjammwe, Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI17 Temweterekerangako ku kintu kyonna ekikolimiddwa, Mukama alyoke akyuke okuleka obusungu bwe obungi, abalage ekisa, abasaasire era abaaze, nga bwe yalayirira bajjajjammwe. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya17 Tewaabeerengawo kintu na kimu ku ebyo ebinaabanga bimaze okukolimirwa ky’onoosangibwanga nakyo, bwe butyo obusungu bwa Mukama obunaabanga obungi ennyo bunakkakkananga; anaakukwatirwanga ekisa, n’akulaganga okwagala kwe, n’akwongeranga okwala, nga bwe yalayirira bajjajjaabo, Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya17 So tewabanga ku kintu ekyakolimirwa ekineegattanga n'omukono gwo: Mukama akyuke okuleka obusungu bwe obukambwe, akulage ekisa, akusaasire, era akwaze, nga bwe yalayirira bajjajja bo; Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU17 Omunyago gwamu gwonna ogukuŋŋaanyizanga wakati mu mbuga y'ekibuga, awo ekibuga n'omunyago gwamwo n'obyokera wamu byonna n'omuliro ng'ekitambiro ekyokere Omukama Katonda wo. Ekibuga kya kusigala ntuumu ya mirembe gyonna era tekiriddamu kuzimbibwa. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200317 Temwesigalizengawo kintu na kimu ku bikolimiddwa, olwo Mukama alyoke akomye obusungu bwe obungi. Alibakwatirwa ekisa, n'abasaasira n'abafuula bangi nga bwe yalayirira bajjajjammwe, Sien die hoofstuk |