Et 13:16 - Luganda Bible 200316 Ebintu byonna eby'abantu baamu, mubikuŋŋaanyizanga mu luguudo mu makkati g'ekibuga ekyo. Ekibuga n'ebintu byonna ebikirimu mubyokyanga, ne biba ekiweebwayo eri Mukama Katonda wammwe, ekyokebwa nga kiramba. Ekibuga ekyo kisigalanga matongo ennaku zonna ne kitaddamu kuzimbibwa. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI16 Era mukuŋŋaanyizanga wakati mu kibuga ebintu byonna eby'abantu ne mulyoka mu kyokya n'omuliro wamu n'ebintu by'abantu byonna; okuba nga ssaddaaka enjokye eri Mukama Katonda wammwe. Ekibuga ekyo kinaabeeranga matongo ennaku zonna. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya16 Omunyago gwonna onoogukuŋŋaanyizanga wakati mu kibangirizi eky’omu kibuga, era onooyokyanga ekibuga kyonna n’omunyago gwako n’omuliro, ng’ekiweebwayo ekiri awamu ekyokebwa eri Mukama Katonda wo. Ekibuga ekyo kinaasigalanga awo nga kifunvu eky’olubeerera, tekiddibwengamu kuzimbibwa. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya16 Era onookuŋŋaanyanga omunyago gwakyo gwonna wakati mu luguudo lwakyo, n'oyokya ekibuga omuliro, n'omunyago gwonna buli kantu konna, eri Mukama Katonda wo: era kinaabanga kifunvu ennaku zonna; tekirizimbibwa nate. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU16 ab'omu kibuga ekyo bonna obattanga bussi n'ekitala, n'okizikiriza, buli kirimu, abantu n'ebisolo byabwe. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200316 Ebintu byonna eby'abantu baamu, mubikuŋŋaanyizanga mu luguudo mu makkati g'ekibuga ekyo. Ekibuga n'ebintu byonna ebikirimu mubyokyanga, ne biba ekiweebwayo eri Mukama Katonda wammwe, ekyokebwa nga kiramba. Ekibuga ekyo kisigalanga matongo ennaku zonna ne kitaddamu kuzimbibwa. Sien die hoofstuk |