Et 13:14 - Luganda Bible 200314 munekkaanyanga, ne munoonyereza, era ne mubuuliriza n'obwegendereza. Kale bwe kinaabanga ekituufu era ekikakafu nti eky'omuzizo ekyenkanidde awo kikoleddwa mu mmwe, Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI14 muneekennenyanga ebigambo ebyo, oba nga ddala bituufu; bwe kizuulibwanga nti bya muzizo era nga bikolebwa wakati mu mmwe; Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya14 kale nno kikusaanira obuulirizenga nnyo ku kintu ekyo, okyekebejjenga, okyekkaanyizenga ddala. Bwe kinaakakasibwanga nga kya mazima, nga wakati mu mmwe waliwo abakoze ekintu ekibi bwe kityo, Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya14 onookeberanga n'onoonya n'obuuliriza; era laba, oba nga kya mazima, ekigambo ne kitegeerekeka, ng'eky'omuzizo ekyenkana awo kikolerwa wakati mu ggwe; Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU14 ‘Abantu empongabyoya basituse mu ggwe, ne basendasenda ab'omu kibuga kyabwe nga babagamba nti: “Tugende tuweereze balubaale,” ’ balubaale be mutamanyangako, Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200314 munekkaanyanga, ne munoonyereza, era ne mubuuliriza n'obwegendereza. Kale bwe kinaabanga ekituufu era ekikakafu nti eky'omuzizo ekyenkanidde awo kikoleddwa mu mmwe, Sien die hoofstuk |