Et 13:11 - Luganda Bible 200311 Kale Abayisirayeli bonna banaawuliranga ekibaddewo ne batya, ne wataba n'omu mu mmwe addayo kukola kibi kyenkanidde awo. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI11 Abaisiraeri bonna bwe banaakiwuliranga ekyo, ne batya, era tewaabengawo mu mmwe muntu anaagezangako okukola ekibi ekifaanana bwe kityo wakati mu mmwe.” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya11 Kale Isirayiri yonna banaakiwuliranga banaatyanga, era tewaabeerengawo mu mmwe n’omu anaddangayo okukola ekibi ng’ekyo. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya11 Ne Isiraeri yenna anaawuliranga, ne batya, ne batakola nate bubi obwenkana awo wakati mu ggwe, Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU11 Omukubanga amayinja n'attibwa, kubanga yali akusendasenda kukuggya ku Mukama Katonda wo eyakuggya mu nsi y'e Misiri, mu nnyumba y'obuddu. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200311 Kale Abayisirayeli bonna banaawuliranga ekibaddewo ne batya, ne wataba n'omu mu mmwe addayo kukola kibi kyenkanidde awo. Sien die hoofstuk |