Et 13:10 - Luganda Bible 200310 Onoomukubanga mayinja n'afa, kubanga agezezzaako okukusendasenda ove ku Mukama Katonda wo, eyabaggya mu nsi y'e Misiri, gye mwafugirwanga obuddu. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI10 Onoomukubanga amayinja okumutta, kubanga yagezaako okukusedasenda okuva ku Mukama Katonda wo, eyakuggya mu nsi y'e Misiri, mu nnyumba y'obuddu. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya10 Onoomukubanga amayinja n’omutta, kubanga anaabanga agezezzaako okukukyusa akuggye ku Mukama Katonda wo eyakuggya mu nsi ey’e Misiri mu nnyumba ey’obuddu. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya10 Era onoomukubanga amayinja afe; kubanga agezezzaako okukusendasenda okuva ku Mukama Katonda wo, eyakuggya mu nsi y'e Misiri, mu nnyumba y'obuddu. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU10 wabula ottanga mutte. Mu kumutta omukono gwo gwe gumusookangako n'oluvannyuma emikono gy'abantu bonna. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200310 Onoomukubanga mayinja n'afa, kubanga agezezzaako okukusendasenda ove ku Mukama Katonda wo, eyabaggya mu nsi y'e Misiri, gye mwafugirwanga obuddu. Sien die hoofstuk |