Et 12:5 - Luganda Bible 20035 Mu bifo by'ebika byammwe byonna, Mukama Katonda wammwe alyerobozaamu ekifo kimu, abantu gye banaagendanga mu maaso ge okumusinza. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 Naye mmwe munaasinzizanga Mukama Katonda wammwe mu kifo ky'alyeroboza, n'akitongoza mu bika byammwe okusinzizangamu erinnya lye, eyo gye munaagendanga. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 Mmwe munoonyanga mu bika byammwe byonna, ekifo Mukama Katonda wammwe ky’alibalondera we munaateekanga Erinnya lye ne mumuzimbira awo ennyumba ye ey’okubeerangamu. Mu kifo ekyo gye munaagendanga okumusinza; Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 Naye mu kifo Mukama Katonda wammwe ky'alyeroboza mu bika byammwe byonna okuteeka omwo erinnya lye, kye kifo mw'atuula, munaanoonyangayo, era onojjangayo: Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU5 Wabula munoonyanga ekifo Omukama Katonda wammwe ky'aliba alonze mu bika byonna, gy'alissa erinnya lye olw'ekisulo kye; eyo gye mugendanga. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20035 Mu bifo by'ebika byammwe byonna, Mukama Katonda wammwe alyerobozaamu ekifo kimu, abantu gye banaagendanga mu maaso ge okumusinza. Sien die hoofstuk |