Et 12:27 - Luganda Bible 200327 Munaaweerangayo ku alutaari ya Mukama Katonda wammwe ebiweebwayo ebyokebwa nga biramba, ennyama wamu n'omusaayi. Era munaawangayo n'ebitambiro, ng'omusaayi gwabyo guyiibwa ku alutaari ya Mukama Katonda wammwe, yo ennyama ne mugirya. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI27 Munaaweerangayo eyo ku kyoto kya Mukama Katonda wammwe ebiweebwayo eby'okebwa, ennyama n'omusaayi. Omusaayi gwa ssaddaaka zammwe gunaayibwanga ku kyoto, nammwe munaalyanga ennyama. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya27 Onooleetanga ebiweebwayo byo ebyokebwa, ennyama n’omusaayi, ku Kyoto kya Mukama Katonda wo. Omusaayi gw’ebiweebwayo byo ebirala gunaafukibwanga ku Kyoto kya Mukama Katonda wo, naye ennyama onooyinzanga okugirya. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya27 era onooweerangayo ebyo by'owaayo ebyokebwa, ennyama n'omusaayi, ku kyoto kya Mukama Katonda wo: era omusaayi gwa ssaddaaka zo gunaafukibwanga ku kyoto kya Mukama Katonda wo, naawe onoolyanga ennyama. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU27 Ennyama, n'omusaayi eby'ekitambiro kyo ekyokye obiweererezanga ku mwaliro gw'Omukama Katonda wo; omusaayi gw'ebitone byo guyiibwanga ku mwaliiro, ennyama yo oyinza okugirya. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200327 Munaaweerangayo ku alutaari ya Mukama Katonda wammwe ebiweebwayo ebyokebwa nga biramba, ennyama wamu n'omusaayi. Era munaawangayo n'ebitambiro, ng'omusaayi gwabyo guyiibwa ku alutaari ya Mukama Katonda wammwe, yo ennyama ne mugirya. Sien die hoofstuk |