Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 12:2 - Luganda Bible 2003

2 Temulemanga kuzikiriza bifo byonna, ab'amawanga ge mugenda okwefuga mwe basinziza balubaale baabwe: ku nsozi engulumivu, ku busozi, ne wansi w'emiti egy'amakoola.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

2 Temulemanga kuzikiriza bifo byonna eby'amawanga ge mugenda okuwangula gye baweerereza bakatonda baabwe, ebiri ku nsozi empanvu, ne ku busozi, ne wansi wa buli muti omubisi.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

2 Muzikiririzanga ddala ebifo byonna ebiri ku gasozi ne ku nsozi, ne wansi w’agati aganene,

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

2 Temulirema kuzikiriza bifo byonna amawanga ge mulirya mwe baaweererezanga bakatonda baabwe, ku nsozi empanvu, ne ku busozi, ne wansi wa buli muti omubisi:

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

2 “Muzikirizanga ebifo byonna amawanga ge mugenda okutwala we gasinziza balubaale baago, ku nsozi empanvu ne ku busozi, na buli wansi wa muti oguggumizza.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

2 Temulemanga kuzikiriza bifo byonna, ab'amawanga ge mugenda okwefuga mwe basinziza balubaale baabwe: ku nsozi engulumivu, ku busozi, ne wansi w'emiti egy'amakoola.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 12:2

Volg ons:

Advertensies


Advertensies