Et 12:15 - Luganda Bible 200315 “Naye munaayinzanga okuttira ebisolo n'okuliira ennyama wonna we munaabeeranga, nga bwe munaabanga mwagadde, era nga Mukama bw'anaabanga abawadde. Abalongoofu n'abatali balongoofu banaayinzanga okugiryako, nga bwe balya ku nnyama y'empeewo ne ku y'enjaza. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI15 Naye munaayinzanga okutta ebisolo ne muliira ennyama yaabyo wonna we munaabeeranga, nga bwe munaabanga mwagadde, nga Mukama bw'anaabanga abawadde omukisa. Abatali balongoofu n'abalongoofu banaagiryangako nga bwe balya ku mpeewo ne ku njaza. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya15 Naye onettiranga ku bisolo ebinaabanga mu bibuga byo, oba mpeewo oba njaza, n’olya ennyama nnyingi nga bw’onooyagalanga, ng’omukisa bwe guli Mukama Katonda wo gw’anaakuwanga. Abalongoofu mu by’emikolo n’abatali balongoofu, bonna banaalyanga. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya15 Naye oyinza okutta ennyama n'okugirya munda w'enzigi zo zonna, ng'okwagala kwonna okw'emmeeme yo bwe kunaabanga, ng'omukisa gwa Mukama Katonda wo gwe yakuwa: abatali balongoofu n'abalongoofu bayinza okugiryako, nga bwe balya ku mpeewo ne ku njaza. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU15 “Bw'obanga oyagadde okuttayo ku nsolo zo olye, ottiranga wonna w'osanze, eyo mu bibuga byammwe, n'olya nga bw'oyagala, ng'omukisa gw'Omukama Katonda gw'akuwadde. Abalongoofu n'abatali balongoofu bonna bayinza okulyanga, nga bw'olya ennangaazi oba engabi. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200315 “Naye munaayinzanga okuttira ebisolo n'okuliira ennyama wonna we munaabeeranga, nga bwe munaabanga mwagadde, era nga Mukama bw'anaabanga abawadde. Abalongoofu n'abatali balongoofu banaayinzanga okugiryako, nga bwe balya ku nnyama y'empeewo ne ku y'enjaza. Sien die hoofstuk |