Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 12:14 - Luganda Bible 2003

14 Naye munaabiweerangayo mu kifo ekyo kyokka Mukama ky'alyeroboza, mu kitundu ky'ensi ey'ekimu ku bika byammwe. Eyo gye munaaweerangayo ebyo bye muwaayo ebyokebwa, era gye munaakoleranga ebyo byonna bye mbalagira.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

14 naye munaabiweerangayo mu kifo kimu kyokka Mukama ky'alyeroboza okuva mu bika byammwe. Eyo gye munaaweerangayo ebiweebwayo ebyokebwa, era gye munaakoleranga ebyo byonna bye mbalagira.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

14 Obiweerengayo mu kifo ekyo ekimu kyokka Mukama ky’anaakulonderanga okuva mu kimu ku bika byo; era omwo mw’onookoleranga ebyo byonna bye nkulagira.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

14 naye mu kifo Mukama ky'alyeroboza mu kimu ku bika byammwe eyo gy'onooweeranga ebyo bw'owaayo ebyokebwa era eyo gy'onookoleranga byonna bye nkulagira.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

14 Wabula mubiweererezenga awo wokka Omukama w'aliba alonze, mu kimu ku bika, era eyo gy'otuusizanga byonna bye nkulagira.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

14 Naye munaabiweerangayo mu kifo ekyo kyokka Mukama ky'alyeroboza, mu kitundu ky'ensi ey'ekimu ku bika byammwe. Eyo gye munaaweerangayo ebyo bye muwaayo ebyokebwa, era gye munaakoleranga ebyo byonna bye mbalagira.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 12:14

Volg ons:

Advertensies


Advertensies