Et 12:12 - Luganda Bible 200312 Munaasanyukiranga eyo mu maaso ga Mukama Katonda wammwe, nga muli wamu ne batabani bammwe ne bawala bammwe, n'abaddu bammwe n'abazaana bammwe, n'Abaleevi abali mu bibuga byammwe, kubanga bo tebaafuna mugabo gwa ttaka lya nsikirano nga mmwe mugabana. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI12 Munaasanyukiranga mu maaso ga Mukama Katonda wammwe, mmwe ne batabani bammwe ne bawala bammwe n'abaddu bammwe n'abazaana bammwe, n'Abaleevi abali mu bibuga byammwe, kubanga bo tebaafuna busika bwa ttaka nga mmwe. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya12 Munaasanyukiranga awo mu maaso ga Mukama Katonda wammwe, mmwe, ne batabani bammwe, ne bawala bammwe, n’abaweereza bammwe abasajja, n’abaweereza bammwe abakazi, n’Abaleevi ab’omu bibuga byammwe, kubanga bo ku bwabwe tebalifuna mugabo oba obusika okufaanana nga mmwe. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya12 era munaasanyukiranga mu maaso ga Mukama Katonda wammwe, mmwe ne batabani bammwe ne bawala bammwe n'abaddu bammwe n'abazaana bammwe n'Omuleevi ali munda w'enzigi zammwe, kubanga talina mugabo newakubadde obusika wamu nammwe. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU12 Eyo gye musanyukiranga mu maaso g'Omukama Katonda wammwe, mmwe ne batabani bammwe, bawala bammwe, abaddu n'abazaana bammwe, n'Abaleevi abali mu bibuga byammwe, anti bo tebalina mugabo oba busika bye baafuna mu mmwe. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200312 Munaasanyukiranga eyo mu maaso ga Mukama Katonda wammwe, nga muli wamu ne batabani bammwe ne bawala bammwe, n'abaddu bammwe n'abazaana bammwe, n'Abaleevi abali mu bibuga byammwe, kubanga bo tebaafuna mugabo gwa ttaka lya nsikirano nga mmwe mugabana. Sien die hoofstuk |