Et 12:10 - Luganda Bible 200310 Naye bwe munaasomoka Omugga Yorudaani, Mukama Katonda wammwe ajja kubawa ensi eyo mugyefuge. Anaabawonyanga abalabe bammwe ababeetoolodde, ne mubeera mu mirembe. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI10 Naye bwe mulisomoka Yoludaani ne mutuula mu nsi Mukama Katonda wammwe gy'abawa, anaabawonyanga eri abalabe bammwe bonna abanaabeetooloolanga ne mutuula mirembe. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya10 Naye bwe mulimala okusomoka omugga Yoludaani, ne mubeera mu nsi Mukama Katonda wammwe gy’abawa nga bwe busika bwammwe, ng’abawadde n’okuwummula, nga temukyataataaganyizibwa balabe bammwe abanaabanga babeetoolodde n’okutuula ne mutuulanga mu mirembe; Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya10 Naye bwe mulisomoka Yoludaani ne mutuula mu nsi Mukama Katonda wammwe gy'abasisa, n'abawa okuwummula eri abalabe bammwe bonna abanaabeetooloolanga n'okutuula ne mutuula mirembe; Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU10 Tewali kubuusabuusa mujja kusomoka Yorudani, mugenda okubeera mu nsi Omukama Katonda wammwe gy'agenda okubawa ng'obusika bwammwe, muweere ku balabe bonna ababeetoolodde, mutuule ntende. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200310 Naye bwe munaasomoka Omugga Yorudaani, Mukama Katonda wammwe ajja kubawa ensi eyo mugyefuge. Anaabawonyanga abalabe bammwe ababeetoolodde, ne mubeera mu mirembe. Sien die hoofstuk |