Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 11:6 - Luganda Bible 2003

6 Era mujjukira kye yakola ku Datani ne Abiraamu batabani ba Eliyaabu ow'omu Kika kya Rewubeeni, ettaka bwe lyayasama ng'Abayisirayeli bonna balaba, ne libamira n'ab'omu maka gaabwe n'eweema zaabwe, na buli kiramu kye baali nakyo.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

6 mujjukira byeyakola Dasani ne Abiramu abaana ba Eriyaabu, bazzukulu ba Lewubeeni; ettaka bwe lyayatika ne lyasama, ne libamira bugobo; ab'omu maka gaabwe bonna, n'eweema zaabwe na buli kintu kyonna ekiramu kye baalina nga Abaisiraeri abalala bonna balaba.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

6 era ne kye yakola Dasani ne Abiraamu batabani ba Eriyaabu, mutabani wa Lewubeeni, ettaka bwe lyayasamya akamwa kaalyo, wakati mu baana ba Isirayiri bonna, ne libamira n’ab’omu maka gaabwe bonna, n’eweema ez’ensiisira zaabwe zonna, ne buli kiramu kyabwe kyonna kye baalinako obwannannyini.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

6 era kye yakola Dasani ne Abiramu, abaana ba Eriyaabu, omwana wa Lewubeeni; ensi bwe yayasamya akamwa kaayo, n'ebamira bugobo, n'ab'omu nnyumba zaabwe, n'eweema zaabwe na buli kintu kiramu ekyabagoberera, wakati mu Isiraeri yenna:

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

6 ne bye yakola Datani ne Abiramu batabani ba Eliyabu, eyali mutabani wa Rubeni, ettaka lwe lyayasama ne libamira n'ab'omu nnyumba zaabwe, ne weema zaabwe, n'ebintu byabwe byonna, bye baalina, nga Yisirayeli yenna alaba.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

6 Era mujjukira kye yakola ku Datani ne Abiraamu batabani ba Eliyaabu ow'omu Kika kya Rewubeeni, ettaka bwe lyayasama ng'Abayisirayeli bonna balaba, ne libamira n'ab'omu maka gaabwe n'eweema zaabwe, na buli kiramu kye baali nakyo.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 11:6

Volg ons:

Advertensies


Advertensies