Aanlyn Bybel

- Advertensies -

Et 11:25 - Luganda Bible 2003

25 Tewaliba muntu n'omu ayinza kubaziyiza mmwe, kubanga buli gye munaagendanga, Mukama Katonda wammwe anaaleeteranga abantu baayo okubassaamu ekitiibwa n'okubatya mmwe, nga bwe yabagamba.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

25 Tewaliba muntu aliyinza okuyimirira mu maaso gammwe; Mukama Katonda wammwe anaateekanga ekitiibwa kyammwe n'entiisa yammwe ku nsi yonna kwe munaalinnyanga, nga bwe yabagamba.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

25 Tewaabengawo muntu n’omu anaasobolanga okubaziyiza. Mukama Katonda wammwe aliteeka entiisa n’ekikangabwa mu bannansi bonna, buli we munaagendanga, nga bwe yabasuubiza.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

25 Tewaliba muntu aliyinza okuyimirira mu maaso gammwe; Mukama Katonda wammwe anaateekanga ekitiibwa kyammwe n'entiisa yammwe ku nsi yonna kwe munaalinnyanga, nga bwe yabagamba.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

25 Tewaliba abaziyiza; Omukama Katonda wammwe nga bwe yabagamba, alibafuula ba ntiisa abakanga wonna mu nsi we muliraga.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

25 Tewaliba muntu n'omu ayinza kubaziyiza mmwe, kubanga buli gye munaagendanga, Mukama Katonda wammwe anaaleeteranga abantu baayo okubassaamu ekitiibwa n'okubatya mmwe, nga bwe yabagamba.

Sien die hoofstuk Kopieer

Et 11:25

Volg ons:

Advertensies

Advertensies