Et 11:24 - Luganda Bible 200324 Buli kifo kye munaalinnyangamu ekigere, kinaabeeranga kyammwe. Ensalo zammwe zinaabeeranga ku ddungu mu bukiikaddyo, okutuuka ku nsozi za Lebanooni mu bukiikakkono, n'okuva ku mugga Ewufuraate mu buvanjuba, okutuuka ku Nnyanja Eyaawakati mu bugwanjuba. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI24 Buli kifo kye munaalinnyangamu ebigere byammwe kinaabanga kyammwe. Ensalo zammwe zinaabeeranga ku ddungu mu bukiikaddyo, okutuuka ku nsozi za Lebanooni mu bukiikakkono, n'okuva ku mugga Fulaati mu buvanjuba, okutuuka ku nnyanja Eyawakati mu bugwanjuba. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya24 Buli we munaalinnyanga ekigere kyammwe, ekifo ekyo kinaabeeranga kyammwe; okuva ku ddungu okutuuka ku Lebanooni, n’okuva ku Mugga Fulaati okutuuka ku nnyanja ey’ebugwanjuba. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya24 Buli kifo ekinaalinnyibwangamu ekigere kyammwe kinaabanga kyammwe: okuva ku ddungu ne Lebanooni, okuva ku mugga, omugga Fulaati, okutuuka ku nnyanja ey'omu mabega we wanaabanga ensalo yammwe. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU24 Buli we mulirinnya ekigere walifuuka wammwe, okuva ku ddungu okutuuka e Lebanoni, okuva ku mugga Furaati okutuuka ku nnyanja ey'ebugwanjuba. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200324 Buli kifo kye munaalinnyangamu ekigere, kinaabeeranga kyammwe. Ensalo zammwe zinaabeeranga ku ddungu mu bukiikaddyo, okutuuka ku nsozi za Lebanooni mu bukiikakkono, n'okuva ku mugga Ewufuraate mu buvanjuba, okutuuka ku Nnyanja Eyaawakati mu bugwanjuba. Sien die hoofstuk |