Et 11:22 - Luganda Bible 200322 “Munyiikirenga okukwata amateeka gano gonna ge mbateekera era mugatuukirizenga. Mwagalenga Mukama Katonda wammwe. Mukolenga byonna by'abalagira era mumunywererengako. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI22 Kubanga bwe munaanyiikiranga okwekuuma ebiragiro bino byonna bye mbalagira okukola; okwagalanga Mukama Katonda wammwe, okutambuliranga mu biragiro bye byonna, n'okwegattanga naye; Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya22 Bwe muneegenderezanga, ne mugonderanga ebiragiro bino byonna bye mbawa okubikolanga: kwe kwagalanga Mukama Katonda wammwe, n’okutambuliranga mu makubo ge gonna, n’okumunywererangako; Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya22 Kubanga bwe munaanyiikiranga okwekuuma ekiragiro kino kyonna kye mbalagira, okukikola; okwagalanga Mukama Katonda wammwe, okutambuliranga mu makubo ge gonna, n'okwegatta naye; Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU22 “Bwe muliba mukuumye ebiragiro bino byonna nze bye mbalagira ne mubituusa: okwagala Omukama Katonda wammwe, okutambulira mu makubo ge gonna n'okumunywererako, Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200322 “Munyiikirenga okukwata amateeka gano gonna ge mbateekera era mugatuukirizenga. Mwagalenga Mukama Katonda wammwe. Mukolenga byonna by'abalagira era mumunywererengako. Sien die hoofstuk |