Et 11:21 - Luganda Bible 200321 Olwo mmwe n'abaana bammwe muliwangaalira mu nsi, Mukama gye yeerayirira okuwa bajjajjammwe. Muligibeeramu ebbanga lyonna eggulu lye lirimala nga liri waggulu w'ensi. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI21 Ennaku zammwe n'ez'abaana bammwe zibeere nnyingi mu nsi Mukama gye yalayirira bajjajjammwe okubawa emirembe gyonna. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya21 mmwe n’abaana bammwe mulyoke muwangaalenga nnyo, mumale ennaku nnyingi nga ebbanga eggulu lye lirimala nga liri waggulu w’ensi, nga muli mu nsi Mukama gye yasuubiza bajjajjammwe okugibawa. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya21 ennaku zammwe zeeyongerenga, n'ennaku ez'abaana bammwe, ku nsi Mukama gye yalayirira bajjajja bammwe okubawa, ng'ennaku ez'eggulu eriri waggulu w'ensi. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU21 ennaku zo n'eza batabani bo ziryoke zeyongere obungi mu nsi Omukama gye yalayira okuwa bajjajjaabo, ebbanga lyonna eggulu lye lirimala nga liri waggulu w'ensi. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200321 Olwo mmwe n'abaana bammwe muliwangaalira mu nsi, Mukama gye yeerayirira okuwa bajjajjammwe. Muligibeeramu ebbanga lyonna eggulu lye lirimala nga liri waggulu w'ensi. Sien die hoofstuk |