Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 11:19 - Luganda Bible 2003

19 Mubiyigirizenga abaana bammwe. Mubyogerengako nga muli awaka, era nga mutambula mu ŋŋendo, nga mugalamiddeko, era nga mugolokose.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

19 Era munaabiyigirizanga abaana bammwe, nga mubinyumyako, bwe munaatuulanga mu nnyumba zammwe ne bwe munaabanga mutambula mu ŋŋendo zammwe, bwe munaabanga mugenda okwebaka, era ne bwe munaabanga mugolokose.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

19 Mubiyigirizenga abaana bammwe, ng’obinyumyako bw’onoobanga otudde mu nnyumba yo, ne bw’onoobanga otambula mu nguudo; ne bw’onoogalamirangako, era ne bw’onoositukanga.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

19 Era munaabiyigirizanga abaana bammwe, nga mubinyumya, bw'onootuulanga mu nnyumba yo era bw'onootambuliranga mu kkubo, era bw'onoogalamiranga, era bw'onoogolokokanga.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

19 Mubiyigirizanga batabani bammwe; obyogeranga ng'obadde otudde mu nnyumba yo, ng'otambula mu kkubo, ng'ogenda okwebaka oba nga wa kazuukuka.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

19 Mubiyigirizenga abaana bammwe. Mubyogerengako nga muli awaka, era nga mutambula mu ŋŋendo, nga mugalamiddeko, era nga mugolokose.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 11:19

Volg ons:

Advertensies


Advertensies