Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 11:18 - Luganda Bible 2003

18 “Kale mukuumenga ebigambo byange ebyo mu mitima gyammwe ne mu myoyo gyammwe. Mubisibenga ku mikono gyammwe, era mubyetimbenga mu byenyi byammwe ng'akabonero akabibajjukiza.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

18 Kale mutereke ebigambo byange ebyo mu mitima gyammwe ne mu bulamu bwammwe; era munaabisibanga ku mikono gyammwe era munaabyetimbanga mu byenyi byammwe okuba akabonero ak'okubibajjukizanga.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

18 Kale muterekenga ebigambo byange bino mu mutima gwammwe ne mu mmeeme yammwe; munaabisibanga ku mikono gyammwe ng’akabonero ak’okubibajjukizanga, era mubitekanga ne ku byenyi byammwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

18 Kale mutereke ebigambo byange ebyo mu mutima gwammwe ne mu mmeeme yammwe; era munaabisibanga okuba akabonero ku mikono gyammwe, era binaabanga eby'oku kyenyi wakati w'amaaso gammwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

18 “Ebigambo byange bino mubiteeke mu mitima gyammwe ne mu myoyo gyammwe; mubisibanga ku mikono gyammwe ng'akabonero, mubisibirenga ne ku byenyi byammwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

18 “Kale mukuumenga ebigambo byange ebyo mu mitima gyammwe ne mu myoyo gyammwe. Mubisibenga ku mikono gyammwe, era mubyetimbenga mu byenyi byammwe ng'akabonero akabibajjukiza.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 11:18

Volg ons:

Advertensies


Advertensies