Et 11:13 - Luganda Bible 200313 “Kale munyiikirenga okutuukiriza ebiragiro bye mbawa olwaleero. Mwagalenga Mukama Katonda wammwe, mumuweerezenga n'omutima gwammwe gwonna n'omwoyo gwammwe gwonna. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI13 Awo olunaatuukanga bwe munaanyiikiranga okuwulira ebigambo byange bye mbalagira leero, okwagala Mukama Katonda wammwe, n'okumuweereza n'omutima gwammwe gwonna n'obulamu bwammwe bwonna, Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya13 Bwe munaagonderanga amateeka gano ge mbalagira leero: okwagalanga Mukama Katonda wammwe, n’okumuweerezanga n’omutima gwammwe gwonna, n’emmeeme yammwe yonna, Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya13 Awo olunaatuukanga bwe munaanyiikiranga okuwulira ebigambo byange bye mbalagira leero, okwagala Mukama Katonda wammwe, n'okumuweereza n'omutima gwammwe gwonna n'emmeeme yammwe yonna, Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU13 Bwe muliba mukutte ebiragiro byange, bye mbalagira olwa leero: okwagala Omukama Katonda wammwe n'okumuweereza n'omutima gwammwe gwonna n'omwoyo gwammwe gwonna, Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200313 “Kale munyiikirenga okutuukiriza ebiragiro bye mbawa olwaleero. Mwagalenga Mukama Katonda wammwe, mumuweerezenga n'omutima gwammwe gwonna n'omwoyo gwammwe gwonna. Sien die hoofstuk |