Et 10:8 - Luganda Bible 20038 Mu kiseera ekyo Mukama n'ayawula ab'Ekika kya Leevi okusitulanga Essanduuko ey'Endagaano ya Mukama, n'okuyimiriranga mu maaso ge okumuweereza, n'okuwanga abantu omukisa mu linnya lye. Egyo gye mirimu gyabwe n'okutuusa kati. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 Mu biro ebyo Mukama n'ayawula ekika kya Leevi, okusitulanga essanduuko ey'endagaano ya Mukama, okuyimirira mu maaso ga Mukama okumuweerezanga, n'okuwa abantu omukisa mu linnya lye. Egyo gy'emirimu gyabwe n'okutuusa leero. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Mu kiseera ekyo Mukama n’ayawula ekika kya Leevi okusitulanga Essanduuko ey’Endagaano ya Mukama, n’okuyimiriranga mu maaso ga Mukama Katonda, n’okwatulanga emikisa gye mu linnya lye, nga bwe bakyakola n’okutuusa leero. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Mu biro ebyo Mukama n'ayawula ekika kya Leevi, okusitulanga essanduuko ey'endagaano ya Mukama, okuyimirira mu maaso ga Mukama okumuweerezanga, n'okwebazanga erinnya lye, ne leero. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU8 Mu budde obwo Omukama yayawula ekika kya Leevi kye kiba kyetikkanga Ssanduuku y'Endagaano y'Omukama, era nga kye ky'okuyimiriranga mu maaso ge okuweereza, n'okuwa omukisa mu linnya lye, bye bakyakola n'okutuusa ku lunaku lwa leero. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20038 Mu kiseera ekyo Mukama n'ayawula ab'Ekika kya Leevi okusitulanga Essanduuko ey'Endagaano ya Mukama, n'okuyimiriranga mu maaso ge okumuweereza, n'okuwanga abantu omukisa mu linnya lye. Egyo gye mirimu gyabwe n'okutuusa kati. Sien die hoofstuk |