Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 10:6 - Luganda Bible 2003

6 (Abayisirayeli ne batambula okuva ku nzizi z'Abayaakani ne batuuka e Mosera. Arooni n'afiira eyo, era eyo gye yaziikibwa. Mutabani we Eleyazaari n'amusikira mu mulimu gw'obwakabona.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

6 ( Abaana ba Isiraeri ne batambula okuva e Beerosubeneyaakani okutuuka e Mosera. Alooni n'afiira eyo, era gye yaziikibwa; Eriyazaali mutabani we n'amusikira mu kuweereza okw'obwakabona.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

6 Abaana ba Isirayiri ne batambula okuva e Beeru Beneyaakani ne batuuka e Mosera. Awo Alooni we yafiira era we yaziikibwa. Mutabani we Eriyazaali n’amusikira n’atandika okukola emirimu gya Alooni egy’Obwakabona.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

6 (Abaana ba Isiraeri ne batambula okuva e Beerosubeneyaakani okutuuka e Mosera: Alooni n'afiira eyo, era eyo gye yaziikibwa; Eriyazaali mutabani we n'aweerezanga mu bwakabona mu kifo kye.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

6 “Abayisirayeli ne bava e Beeroti-Bene-Yakani ne balaga e Mosera. Eyo Aroni gye yafiira era n'aziikibwa; Eleyazari mutabani we n'amusikira ku bwakabona.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

6 (Abayisirayeli ne batambula okuva ku nzizi z'Abayaakani ne batuuka e Mosera. Arooni n'afiira eyo, era eyo gye yaziikibwa. Mutabani we Eleyazaari n'amusikira mu mulimu gw'obwakabona.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 10:6

Volg ons:

Advertensies


Advertensies