Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 10:21 - Luganda Bible 2003

21 Mumutenderezenga. Ye Katonda wammwe. Mwerabirako n'amaaso gammwe ebikulu era eby'entiisa bye yabakolera.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

21 Oyo lye ttendo lyammwe, era ye Katonda wammwe, eyabakolera ebikulu era eby'entiisa, amaaso gammwe bye gaalaba.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

21 Oyo, lye ttendo lyo era ye Katonda wo, eyakukolera ebyamagero ebyo byonna ebikulu ggwe kennyini bye weerabirako n’amaaso go.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

21 Oyo lye ttendo lyo, era ye Katonda wo, eyakukolera ebyo ebikulu era eby'entiisa, amaaso go bye gaalaba.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

21 Yennyini lye ttendo lyo, ye Katonda wo, eyakukolera ebinene n'eby'entiisa amaaso gammwe bye gaalaba.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

21 Mumutenderezenga. Ye Katonda wammwe. Mwerabirako n'amaaso gammwe ebikulu era eby'entiisa bye yabakolera.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 10:21

Volg ons:

Advertensies


Advertensies