Et 10:18 - Luganda Bible 200318 Asala mu bwenkanya ensonga za bamulekwa ne bannamwandu. Alumirwa abagwira abali mu mmwe, n'abawa ebyokulya n'ebyokwambala. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI18 Asala mu bwenkanya omusango gwa bamulekwa ne bannamwandu, era alabirira bannamawanga ng'abawa eby'okulya n'eby'okwambala. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya18 Bamulekwa abataliiko bakitaabwe, ne bannamwandu, abamalira ensonga zaabwe mu bwenkanya; era ayagala ne bannamawanga abatambuze, ng’abawa emmere n’ebyokwambala. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya18 Asalira omusango mulekwa ne nnamwandu, era ayagala munnaggwanga, ng'amuwa ebyokulya n'ebyokwambala. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU18 Awolereza mulekwa ne nnamwandu, ayagala omugwira n'amuwa ekyokulya n'ekyokwambala. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200318 Asala mu bwenkanya ensonga za bamulekwa ne bannamwandu. Alumirwa abagwira abali mu mmwe, n'abawa ebyokulya n'ebyokwambala. Sien die hoofstuk |