Et 10:10 - Luganda Bible 200310 “Ne mbeera ku lusozi okumala ennaku amakumi ana emisana n'ekiro, nga bwe nakola ku mulundi ogwasooka. Ne ku mulundi ogwo, Mukama n'awulira kye mmusaba, n'akkiriza obutabazikiriza mmwe. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI10 “Ne mmala ennaku ana (40) emisana n'ekiro ku lusozi, ng'omulundi ogwolubereberye; Mukama n'ampulira n'omulundi ogwo, n'atabazikiriza. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya10 Nabeerayo ku lusozi ne mmalayo ennaku amakumi ana, emisana n’ekiro, ng’omulundi guli ogwasooka. Ne ku mulundi guno Mukama yampuliriza. Mukama Katonda yali tayagala kukuzikiriza. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya10 Ne mmala ennaku amakumi ana emisana n'ekiro ku lusozi, ng'omulundi ogw'olubereberye: Mukama n'ampulira n'omulundi ogwo; Mukama nga tagenda kukuzikiriza. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU10 “Nze nasigala eyo ku lusozi ng'olubereberye ennaku amakumi ana n'ebiro amakumi ana; ne ku mulundi ogwo Omukama yampuliriza, teyayagala kukuzikiriza. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200310 “Ne mbeera ku lusozi okumala ennaku amakumi ana emisana n'ekiro, nga bwe nakola ku mulundi ogwasooka. Ne ku mulundi ogwo, Mukama n'awulira kye mmusaba, n'akkiriza obutabazikiriza mmwe. Sien die hoofstuk |