Et 1:44 - Luganda Bible 200344 Awo Abaamori abaali mu nsi eyo ey'ensozi, ne bavaayo okubalumba nga bataamye ng'enjuki. Ne babawondera okutuukira ddala e Haruma, ne babawangulira eyo mu nsi ey'ensozi ey'e Seyiri. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI44 Awo Abamoli abaatuulanga ku lusozi olwo, ne bafuluma okubalumba nga bataamye ng'enjuki, ne babagoba ne babakuba okuva e Seyiri okutuusa e Koluma. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya44 Awo Abamoli abaabeeranga mu nsi eyo ey’ensozi, ne bavaayo ne babalumba, ne babagoba ng’enjuki bwe zikola, ne babakubira mu Seyiri n’okubatuusiza ddala e Koluma. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya44 Awo Abamoli abaatuulanga ku lusozi olwo, ne bafuluma okubalumba ne babagoba, ng'enjuki bwe zikola, ne babakubirakubira ku Seyiri okutuusa ku Koluma. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU44 Abaamori abaasulanga mu nsozi ezo baavaayo ne babalumba, ne babagoba ng'enjuki bwe zikola, ne babakuba okubaggyira ddala e Seyiri okutuuka e Koruma. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200344 Awo Abaamori abaali mu nsi eyo ey'ensozi, ne bavaayo okubalumba nga bataamye ng'enjuki. Ne babawondera okutuukira ddala e Haruma, ne babawangulira eyo mu nsi ey'ensozi ey'e Seyiri. Sien die hoofstuk |