Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 1:39 - Luganda Bible 2003

39 “Era abaana bammwe abo, be mwagamba nti: ‘Balinyagibwa, n'abaana bammwe abatannayawula kirungi na kibi, be baliyingira mu nsi eyo. Ndigibawa bo, ne bagyefuga.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

39 “Era abaana bammwe abo, abatannayawula kirungi na kibi, be mwagamba nti, ‘Balinyagibwa,’ be baliyingira mu nsi eyo.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

39 Abaana bammwe abato be mwatiisanga nti bagenda kuwambibwa batwalibwe mu busibe, abaana bammwe abo, abaali batannayawulamu kirungi na kibi, be baliyingira mu nsi eyo. Ndigibawa, ne bagyetwalira ne bagyefunira.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

39 Era n'abaana bammwe abato, be mwayogera nga bagenda okuba omwandu, n'abaana bammwe, abatamanyi leero birungi newakubadde ebibi, bo baliyingira omwo era ndigibawa bo, era baligirya.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

39 Abaana bammwe abato be mugambye nti ba kutwalibwa nga basibe, amabujje kati agataawula kirungi ku kibi, abo be baliyingira ensi ne bagitwala;

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

39 “Era abaana bammwe abo, be mwagamba nti: ‘Balinyagibwa, n'abaana bammwe abatannayawula kirungi na kibi, be baliyingira mu nsi eyo. Ndigibawa bo, ne bagyefuga.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 1:39

Volg ons:

Advertensies


Advertensies