Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 1:36 - Luganda Bible 2003

36 okuggyako Kalebu mutabani wa Yefunne. Oyo ye aligiraba. Era ye n'abaana be ndibawa ensi gye yalambula, kubanga yannywererako mu byonna.’

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

36 okuggyako Kalebu mutabani wa Yefune ndi muyingiza mu nsi gye yaketta, ye n'abaana be, kubanga yeesiga Mukama mu byonna.’

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

36 okuggyako Kalebu mutabani wa Yefune. Ye agenda kugiraba, era ndimugabira, awamu n’ezzadde lye, ensi gye yalinnyako ekigere kye; kubanga yagondera Mukama n’omutima gwe gwonna.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

36 wabula Kalebu omwana wa Yefune, oyo y'aligiraba; era oyo ndimuwa ensi gye yalinnyako n'abaana be: kubanga yagoberera Mukama mu byonna.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

36 okuggyako Kalebu mutabani wa Yefunne. Oyo y'aligiraba; ye ndimuwa ensi gy'alinnyeeko ekigere kye, ndigiwa n'abaana be, kubanga yagoberera Omukama n'omutima gwe gwonna.’

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

36 okuggyako Kalebu mutabani wa Yefunne. Oyo ye aligiraba. Era ye n'abaana be ndibawa ensi gye yalambula, kubanga yannywererako mu byonna.’

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 1:36

Volg ons:

Advertensies


Advertensies