Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 1:28 - Luganda Bible 2003

28 Tulaga wa eyo? Bannaffe batumazeemu amaanyi nga bagamba nti abantu abaliyo banene era bawanvu okutusinga. Ebibuga binene. Byazimbibwako ebigo ebigulumivu okutuuka ku ggulu, era nti baalabayo n'abaana ba Anaki!’

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

28 Twambuka wa? Baganda baffe batumazeemu amaanyi era batutiisizza,’ nga boogera nti, ‘abantu baayo banene, bawanvu okusinga ffe; ebibuga binene, byazimbibwako ebigo ebigulumivu ennyo; era twalabayo abaana ba Abanaki.’ ”

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

28 Wa eyo gye tunaayambuka? Ebigambo bya baganda baffe abaagenda okuketta biyongobezza emitima gyaffe, bwe bagambye nti, Abantu abali eri banene, era bawanvu okutusinga ffe; ebibuga byayo binene nnyo, n’ebigo byabyo biwanvu bituukira ddala waggulu mu bire. Ate ne batabani ba Anaki nabo twabalabayo.’ ”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

28 Twambuka wa? baganda baffe batusaanuusizza emitima gyaffe, nga boogera nti Abantu banene bawanvu okusinga ffe; ebibuga binene, byazimbibwako ebigo okutuuka mu ggulu; era twalabayo abaana ba Abanaki.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

28 Tulage wa? Baganda baffe batutekemudde emitima bwe bagambye nti: “Abantu bali bawagguufu, bawanvu okutusinga; ebibuga binene, bbugwe abyetoolodde akoma ku ggulu; twalabyeyo n'Abaanaki.” ’

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

28 Tulaga wa eyo? Bannaffe batumazeemu amaanyi nga bagamba nti abantu abaliyo banene era bawanvu okutusinga. Ebibuga binene. Byazimbibwako ebigo ebigulumivu okutuuka ku ggulu, era nti baalabayo n'abaana ba Anaki!’

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 1:28

Volg ons:

Advertensies


Advertensies