Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 1:19 - Luganda Bible 2003

19 “Twakola nga Mukama Katonda waffe bwe yatulagira, ne tuva ku Horebu, ne tutambula okuyita mu ddungu eryo lyonna eddene era ery'entiisa lye mwalaba, nga tukutte ekkubo eriyita mu nsi ey'ensozi ey'Abaamori, ne tutuuka e Kadesi Baruneya.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

19 “Awo ne tutambula okuva e Kolebu, ne tuyita mu ddungu liri lyonna eddene ery'entiisa lye mwalaba, mu kkubo eriyita mu nsi ey'ensozi ey'Abamoli, nga Mukama Katonda waffe bwe yatulagira; ne tutuuka e Kadesubanea.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

19 Awo ne tusitula okuva e Kolebu, ne tuyita mu ddungu eddene ery’entiisa mwenna lye mwalaba, ne tukwata ekkubo eryatutwala mu nsi ey’ensozi ey’Abamoli, nga Mukama Katonda waffe bwe yatulagira; ne tulyoka tutuuka e Kadesubanea.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

19 Awo ne tutambula okuva e Kolebu, ne tuyita mu ddungu liri lyonna eddene ery'entiisa lye mwalaba, mu kkubo eriyita mu nsi ey'ensozi ey'Abamoli, nga Mukama Katonda waffe bwe yatulagira; ne tutuuka e Kadesubanea.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

19 “Nga Omukama bwe yali atulagidde, twava ku Korebu ne tukutula mu ddungu eryo lyonna eddene ate ery'entiisa lye mwalaba, ne tuyita mu kkubo ly'omu nsozi mu nsi y'Abaamori, ne tutuuka e Kadesi-Baruneya.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

19 “Twakola nga Mukama Katonda waffe bwe yatulagira, ne tuva ku Horebu, ne tutambula okuyita mu ddungu eryo lyonna eddene era ery'entiisa lye mwalaba, nga tukutte ekkubo eriyita mu nsi ey'ensozi ey'Abaamori, ne tutuuka e Kadesi Baruneya.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 1:19

Volg ons:

Advertensies


Advertensies