Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 1:17 - Luganda Bible 2003

17 Temubeeranga na kyekubiira mu nsala yammwe. Muwulirizenga kyenkanyi abato n'abakulu. Temubangako muntu n'omu gwe mutiisa maaso, kubanga emisango mugisala mu buyinza bwa Katonda. Era ensonga eneebanga ebalemye, mugireetanga gye ndi, ne ngiwulira.’

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

17 Bwe munaasalanga emisango, temusalirizanga, munaawuliranga abato n'abakulu kyenkanyi; temutyanga maaso ga muntu, kubanga omusango gwa Katonda; era ensonga eneebalemanga mugireetenga gye ndi, nange nnaagiwuliranga.’

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

17 Musalenga emisango awatali kyekubiira; abagagga n’abaavu nga mubawuliriza kyenkanyi. Endabika y’omuntu tebatiisanga, kubanga Katonda y’asala emisango gyonna. Bwe wabangawo omusango gwonna omukakanyavu muguleetanga gye ndi, nze nnaaguwuliranga.’

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

17 Temusalirizanga bwe munaasalanga emisango; munaawuliranga abato n'abakulu okubenkanyankanya; temutyanga maaso ga muntu; kubanga omusango gwa Katonda: era ensonga eneebalemanga mugireetanga gye ndi, nange naagiwuliranga.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

17 Temwekubiiranga nga mulamula; omutene mumuwulirizanga kye kimu n'omunene. Temutyanga muntu n'omu, kubanga alamula ye Katonda. Ensonga ebazibuwalidde, mugindeeteranga, ŋŋenda kugiwulira.’

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

17 Temubeeranga na kyekubiira mu nsala yammwe. Muwulirizenga kyenkanyi abato n'abakulu. Temubangako muntu n'omu gwe mutiisa maaso, kubanga emisango mugisala mu buyinza bwa Katonda. Era ensonga eneebanga ebalemye, mugireetanga gye ndi, ne ngiwulira.’

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 1:17

Volg ons:

Advertensies


Advertensies