Et 1:16 - Luganda Bible 200316 “Era mu kiseera ekyo, ne nkuutira abalamuzi bammwe nti: ‘Muwulirizenga ensonga za baganda bammwe, musalenga mu bwenkanya emisango egy'abantu b'eggwanga lyammwe, era n'egyo egizingiramu abagwira ababeera mu mmwe. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI16 “Era n'akuutira abalamuzi bammwe mu biro ebyo, nga njogera nti, ‘Muwulirizenga ensonga, musalenga mu bwenkanya emisango egy'abantu b'eggwanga lyonna, era n'egyo egya bannamawanga ababeera mu mmwe. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya16 Mu biro ebyo ne nkuutira abaabalamulanga nti, ‘Muwulirizenga ensonga ezinaabaleeterwanga abooluganda, era musalengawo mu bwenkanya wakati w’owooluganda ne munne, era ne wakati we ne munnaggwanga gw’abeera naye. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya16 Era nakuutira abalamuzi bammwe mu biro ebyo, nga njogera nti Muwulirenga ensonga za baganda bammwe, musalirenga emisango egy'ensonga omuntu ne muganda we ne munnaggwanga ali awamu naye. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU16 Mu budde obwo nalagira abalamuzi bammwe nti: ‘Muwulire ensonga za baganda bammwe, mubalamule mu bwenkanya, ensonga ne bwe ziba wakati w'abooluganda, oba owooluganda n'omugwira. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200316 “Era mu kiseera ekyo, ne nkuutira abalamuzi bammwe nti: ‘Muwulirizenga ensonga za baganda bammwe, musalenga mu bwenkanya emisango egy'abantu b'eggwanga lyammwe, era n'egyo egizingiramu abagwira ababeera mu mmwe. Sien die hoofstuk |